Hook

Their other posts in the index, biggest breakout first.
B'oba nga oli munnayuganda B'oba nga oli munnayuganda ng'ozaalwamu oba nga wewasaamu ng'olina akakwate ku ggwanga lino mpuliriza bulungi ono ebyo bye tugiyitako Wulira gye nno muhozzi waagganda Lukwago has been craving for my attention for decades He has it now, he is in prison and he will never come out Takomye okwo, wulirize ki Takomye awo, wulirize ki Ssemuju and Joel will follow soon Oyo ye CDF, mutabani w'omukulembeze Oba owa sitting president mu ggwanga Uganda Mwe mwe mulimukutunuulira obutunuulizi ng'omusajja akola buli ky'ayagala bannansi Nga mulina ekirowoozo nti wagenda vvaayo akakodyo oba okuva eri Kyagulanyi oba okuva eri Joel oba omuntu yenna Teriyo kwabo bakulembeze alina amaanyi okutereereza bintu bino Eyo taliyo, tebakulya kikulu Omuntu yekka alina obuyinza mu ggwanga lino kati okuyimiriza saa bakolebze ono omukozi w'ebikolebero bino omuntu alina amaanyi nze naawe Nga twesitudde eva tali kutya okutegeera nti tulina omugabo ku ttaka lino era lino ttaka lya bajajaffe nze nawe kukitegeera ne tusituka nga tetulina kutya ne tuyimiriza family eno If not tegeera nti omuntu ne wankubadde waliwo abakulu, abakungu b'emika, ennonon'amaddini sirina kye mpulira ku nsi eno okuggyako kitange Gwe yayinza okungambako Tomanyi nti ekitegeza omuntu atudde ku Supreme y'abo abalina okukuuma amateeka okugamba nti ye teri tteeka lisobolamu muyita Kitegeza ki Tuli under dictatorship Era teno dictatorship ya taboo yeekwese munda mu shadow ya democracy So kiva kizibu okera ku ma kye nnomala gagitomera In any way nti abalabe bammwe ebweru w'eggaga a-abayambi bammwe ebweru w'eggaga baali babaali bayambyeko babalaba nga mmwe abali mu democracy Because ono buli katambuza kitambuzza mu democracy So therefore, bannayuganda, tusitu mmwe I'm ready to do that Baganda bange tusituke era tukyaasa Bino bwe tubirekera abaana baffe teri omuwana agenda kusimatuka family eno Teri mwana, banno bwe tubaleeka Gunno omulembe gwaffe ne gubaleeka Teri mirembe gy'abaana bafe balisobola okuyimiriza family eno Eri tuwala buli kintu ekiramu n'ekifu Katambi kano kantusize ku munnayuganda akeetaaga