Hook

Their other posts in the index, biggest breakout first.
Bwe nakugamba nti abaana abatiddwa gavumenti ebyinamu omukono tojjja kukkiriza, kinnuma. Naye ate bwe nakubuza olwooza lwaki mu January obaavu bubeera bungi nnyo. Ojja kungamba nti kubanga abantu baspendinga ssente mu December. Wano mu January nebaba nga bazaawo ne baba bayonoonyi. Babba tebagala kuzita abazirina. Naye ate bwe nakubuza olwooza lwaki mu July abaana battibwa mu masomero. Mu kulereka gwomukaaga, gwamusanvu, gwomukaana, gwamwenda. Bookya masomero babattira masomero babookya ng'emijomo. Bwe nakubuza ojja kungamba simanyi. Bwe nakubuza lwaki buli kadde bwe kati obutale babookya, buli mwaka. Go and make studies. Ojja kusanga nga buli mwaka omulyo guteekwa okwokya abaana mu masomero. Bateekwa okubookerawo nebabasiriza. Obujenje butandika okubawo. Olowooza lwaki. Ekyo tojja kukyinziiramu. So n'olwekyo muve mu kwebuzaabuza ng'abafuka banaaba. Gavumenti etta abantu era erina ebigendererwa ebyewandiyebuuza. Lwaki abaana bano oliandiba kutta. Nnafuuge emmotoka ng'olaba train yiri ejja. Nnafuuga nageya paka nayagitomera. Imagine. Emmotoka oli nagituwala mu train. Train n'ejja ngitomerera ng'alaba. Gwo olowooza baaba babala ki? Omusajja nnafuga emmotoka nagiwulungura bwati nagifuba ekigwo. Olowooza baaba babala ki? Oli naggyamisana nakwata ejjambiya nayingira mu ssomero nayandiko salasalaako obwana obulago. Olowooza baaba babala ki? Tojjja kunzira mu kubeera tomanyi. Kati kankubule gavumenti etta abana bamwe. Nze kankubulire. Okello Oryem essaawa zino ali mu kkomera. Ggwe baakoma kukugamba mbu yattibwa mbu yateekebwako ogw'okuffa. Okello Oryem kati nze nkola research, you don't do. Kankubulire, mu tteeka lya Uganda teri mulamuzi asobola kutta muntu. Teri mulamuzi alina buyinza kutta muntu. Oyo yamusulira ogw'okuffa. Okello Oryem tayina buyinza kumutta. Omuntu alina obuyinza okutta omuntu e Uganda finally bamuyita Museveni. Y'asalawo babakutte oba tebakola ki, tebakutta. Kati basobola okukukwata. Ne bakulaga eyona procedure z'oyiseemu, manya biki bakwanise. Naye tolira bako Okello Oryem nga bamusse. Paka nga Museveni yagambye nti bwe bamutte. Bw'oba tatyogedde, Okello Oryem teri mulamuzi alimusulira kufa ne kikola, tekiriyo. Amaata agagamba ono bw'amala okwasama by'ayasamyemu bw'akutte. High Court naye erina okugenda. Obwo Okello ayagala oba tayagala naye erina okugenda nayo n'esalwo. Naye bwe gamba bakutte era naye oba tebagenda. Kutta paka nga Museveni agambye bakutte y'asalwo. Babakutte oba tebakola ki. Kati kitegeeza asobola okukola emizanyo gye n'agimaliriza ne bakugamba aliruzira bagenze kumutta. Otegedde kye gamba? Kaweeshe yankomawa. Njagala kukuyamba kw'okole. Muve mu bine ebintu. Omusajja yatusaanikira mu kakontenyina mu beere baavu abafuge akole monake waka.