Hook
More breakout videos from this creator.
Eno message egende eri abawagizi b'omupiira mu gwanga Uganda ne mu nsi yonna. Okusinga abawagizi b'enabulijjo. Nti nsaba n'obuwombeefu bungi nti tutandike okuboola abawagizi ba Man U mu Uganda. Tetubakiliza ku nyimbe, wadde bamuwadde card mu gube, avve ku lumbaddeyo. Tetubakiliza ku mbaga wadde bayitiddwa mu gube, addeyo. Kubanga tebasaana kubera mu bantu babulijjo. Ani yabatereka mu bantu babulijjo? Abawagizi ba Manchester United. Abasajja bino benyini mu ngereza team webatabudde. Lisando Madnes statement z'akosemu z'erabi. Alumbye board wagulu. Kakati ffe tetujja kulinda bawagizi ba Man U kutukuba mayinja, kutukuba biso, kutukuba peva ku mutwe, kubanga batabuse emitwe. Muboola abawagizi ba Man U mu bantu babulijjo. Bwe gabera church mubagobemu. Ngenda kusoma musumba Solomon. Mubagobemu church, babve mu church, kubanga bagenda okola obuzibu tutujja kubutegeera. Mu ssomba echo njakusaba n'obuwombeefu. Abawagizi ba Manchester United tetumanyi. Tobakiliza mu church yagudde news. Bagenda kutuletera obuzibu bw'amaanyi. Ennyimbe tubagobye. Office eza government mubagobeyo abawagizi ba Manchester United. Bonna abamanyi mu Uganda tubabole kubanga tebasaana kubera mu bantu babulijjo.