Hook
More breakout videos from this creator.
Oyafunye ariipoota okuva ku director wa Jollibo Junior School nga atuloopera sudden death oba okufa ekibwatukira. Okomwami amanyikiddwa nga Mbuuse Yokana nga ne ddala amanyikiddwa nga Kapere nga bino byabadde mu kimbegga na nsove mu Jollibo Junior School nga ariipoota eno twagifunye nga lumu November omwaka guno saawa emu ezooreggulo. Nga okunonyereza kulaga nti omugenzi yabadde agenze ku ssomero kubanga wabaddeyo okukyalira abaana wabaddeyo n'okutikkira abato class nga bwe yabadde awo yabadde ne mukyala we. Abagenze okulaba nga aggwa awo we bamukwatidde ne bamudusa mu ddwaliro erya Zamzam ate ne bamwongerayo paka ku ddwaliro lya Royal Hospital erono gye yasiiza omukka ogw'enkomerero ku saawa nga 12:46. Saawa 11 ne ddakika 46. Nga tugenda okukola postmortem okuzuula ki ekya muviiriddeko okufa nga tutuuse okusassira kwaffe eri abenganda ze mikwano gye mu kaseera kano ke balimu akazibu ddala.