Noolwalero ku kooti enkulu mu Kampala ezzeemu okulaba obujulizi mu musango gw'ebyokulonda ogwatwalibwamu n'ekibiina kya NUP David Lulya Ssewungu nga awakanya obuwanguzi bwa Jatimisa Kabanda Minisita w'e Kampala ku kifo ky'Omubaka wa Kampala ey'e Masaka kati. Olwalero Kabanda asose okuleeta abajulizi abalala nga bano b'ebali bamukuumira akalulu mu bifo by'enjawulo okulonda gye kwatambula. Kyokka abamu ku bajulizi bwebabuziddwa ebifo ebyali bironderwamu ku lunaku olwo, bategeezza bbo nga bamannyako abantu babiri bokka, n'ewankubadde nga bakkiriza nti ebifo ebyali bironderwako byali bisatu. Abamu babuziddwa ku mbako omukyaalo wa Kampala, bategeezza nti tebamuwulirangako. Not aware. Mr. Sacha, you are a returning officer. Oluvannyuma lwa Minisita Kabanda okumekerezza abajulizi be, akakiika k'ebyokulonda nako kaleese abajulizi bataano nga bano baakuliira okulonda mu bitundu by'e Kampala eby'enjawulo. Awo meddulu kya muzingo n'eyakuliramu okulondesa mu kifo ekimu ku Martin Road, yasoseemu kaguliiri. Okw'obujulizi era ng'essira lissiddwa ku mwendo gw'abalonzi abali mu register bwe ogeregenya n'ababalonda. Obanga wajiteekako jilage kooti. My copy that is white washed. A copy of DR form is. It seems to be white washed but I can still read under the white wash. Bannamateeka ba Lubongoya nga bakulembeddwamu Judy bya Mukama, bamutadde ku ninga okunyonyola ekyavirako omwendo gw'abalonzi obutakwatagana ku bifo byonna ebyali bivuganyizibwako. Mubalaba kunyinyiziddwa kubadde care ya kulira eby'okulonda mu Kampala Rashid Hasakya era nga naye yali kubyanyonyodde. My lord, I do confirm that they affected seven polling stations. Results were received. Kyokka akatubagiro katandise oluvannyuma lwa Minisita Kabanda nga ayitamba n'amateeka bokusaba kooti nabo kubakkiriza okusoya Asakya ebibuuzo. Kino kyakanyiziddwa bannamateeka ba Lubongoya wabula omulamuzi Flavia n'abakoza alimita mbojo'omussango guno. Akiriziganya ne Kabanda olw'ensonga nti ebibuuzo ebisinga eby'abajulizi ba Kabanda byali b'yekuusa ku by'okulonda nga byonna byali byajulizibwa wa kachika k'ebyokulonda. Asakya abasose okumugamba kunyonyola ku chiwandiko Minisita Kabanda ky'aleta nga kiraga nga bwe yachusa amannya mu kusunsula n'alekako eri alya Minisita Kabanda. Kyokka ye n'amusunsula ku mannya aga Minisita Kabanda na bengo. As a returning officer, if a candidate comes to you without O level, without A level but has a diploma in public health, that would satisfy you. You don't need to look to the minimum qualifications. Is that how you operate? Entabwe endala ebadde ku mannya agali ku biwandiko eby'obuyigirize ebyakozesebwa mu kusunsula nga bino byali ka mannya ag'enjawulo. Wabula na kizza nti mu kumulangirira ebyava mu bifo eby'ebiroonderwamu musanvu tebyagattibwa. Ateegezza nga ebifo bino omusanvu eby'alangirirwa ebyali bitakwatagana nga walodi ya la forms n'obululu obusinga abalonzi. Songe walala ba ajenti ababa bali besimbiwo bulomu yali na by'enjawulo. Ayongeddeko nti ono wa salirawo byonna ebyava mu bifo bino okubizza ebbali olw'obululu obwavayo ne butabalibwa. Kyokka waliwo ekifo kya All Saints singa kino kye kiriranya amakago g'omukulembeze w'eggwanga e Uganda ennakasero nga kinaba abalonzi 358. Kyokka nga ow'olwo bwavayo bulaganti w'avayo obulubina musanvu. Mr. Hasakya, please confirm that in fact the reason why your these polling stations have no entry is because of that is because the DR forms had figures that were exceeding the number of registered voters. Hasakya abulidde kooti nga b'owatali buzibu nakino kubanga tesoboka byuma byabwe kuyingiza byava mu bifo ng'obululu businga abalonzi. I do confirm and it is not the only reason. Just confirm. Bw'abuziddwa abawaliwo abantu abalonda omulundi ogusooka, anyonyodde nga n'obuby'asooka okukakasibwa bw'abanga tewali y'emulugunyiza nga bo ekyo babali n'okuyingiza ebivuddemu singa obululu tebusuka ku balonzi. My lord when I look at the DR form and the results that we have got on the tally sheet. I see no problem here my lord. Cause we had earlier agreed.